Amawulire Okuva Ku Nguudo Olunaku Olw'abaana Bokunguudo Mu Nsi Yonna 12/04/2023 │Ekyomwenda Buli mwaka nga 12/04 abaana abawangaalira ku Nguudo mu Nsi yonna, ebitongole nobukulembeze obubawagira bijaguza olunaku Olw’abaana Bokunguudo Mu Mawanga gonna. Luno...
More
Amawulire Okuva Ku Nguudo Olunaku Olw'abaana Bokunguudo Mu Nsi Yonna 12/04/2023 │Ekyomwenda Buli mwaka nga 12/04 abaana abawangaalira ku Nguudo mu Nsi yonna, ebitongole nobukulembeze obubawagira bijaguza olunaku Olw’abaana Bokunguudo Mu Mawanga gonna. Luno lunaku lwa njawulo olwokujaguza obuvumu nembavu mu baana abalina akakwate ku Nguudo okwetooloola ensi yonna nga baweebwa omukisa okuwilirizibwa n’okwogera kw’ebyo byebayitamu. “News from the Streets” lupapula lw’amawulire oluwandiikibwa ne lutondebwawo abaana abawangaalira nokuwangaalira ku Nguudo za Kings, Uganda. Omulamwa gwaffe omwaka guno guli Eddembe lyo. Okubeera ku Nguudo kuleetera obulamu bw’abaana abawangaalirako okuba mu buzibu obw’amaanyi. Okuli okutulugunyizibwa, Okukozesebwa ekisukkiridde, n’obumenyi bw’amateeka. Awamu n'obuzibu nga obutafuna mwagaanya ku bintu ebibayamba okutumbula eby’obulamu n’ebiseera byabwe ebyomumaaso. Omwaka guno Olunaku Olw’abaana Bokunguudo Mu Mawanga gonna lwa kusonga ku bizibu abaana abawangaa
Less