Ogw’okuna 2022 | Akatabo ko 8 AMAWULIRE OKUVA KUNGUUDO Olunaku lw’ensi yona olw'abaana ababeera Nga 12 Ogw’okuna 2022 kunguudo Bulimwaka nga 12 ogw’okuna, abaana ababeera kunguudo munsiyona, nebitongole ne gavumenti ebibayamba, bijaguza olunaku lw'abaana...
More
Ogw’okuna 2022 | Akatabo ko 8 AMAWULIRE OKUVA KUNGUUDO Olunaku lw’ensi yona olw'abaana ababeera Nga 12 Ogw’okuna 2022 kunguudo Bulimwaka nga 12 ogw’okuna, abaana ababeera kunguudo munsiyona, nebitongole ne gavumenti ebibayamba, bijaguza olunaku lw'abaana ababeera kunguudo. Luno lunaku lwanjawulo olujaguzibwa obuvumu n’obumu bw’abana ababeera kunguudo munsi yona, okubawa omukisa okuwulilwa amalobozi gabwe n’okwogela kubyebayitamu. Amawulile okuva kunguudo ke katabo ak’amawulire akawandikiddwa era nekakolebwa abaana ababeera era abakolela kunguudo z'omu Jinja, Uganda. Omulamwa gwaffe ogwalondebwa omwaka guno guli nti; ‘okusumulula obusobozi- okutondawo ensi nga tewali mwana ayina kubeera kunguudo'; kino kitukaana kumulamwa gw’ensiyona ogw’okutunulila "okutondawo amagezi agenjawulo ku bisomoza obulamu bw’abana abebeera kunguddo n’okumanya abakozi abakulembera mu kuyamba abaana bano”. Mukatabo kano, tutangaza ku ngeliki abaana gyebaja okubela kunguudo, ebizibu byebayinza okusanga, n’engeli
Less